Ekitongole kigenda kukulemberwa Omuk. Dr Nassanga Jane Ruth, wakumyukibwa Dr.Abasi Mukyondwa Kabogo. Ba memba abalala abakubye ebirayiro by’okuweereza Obwakabaka okuyita mu kitongole kino, kuliko Ddegeya Ssekyeru, Dr. Nicholas Mugagga, Betty...
Ab'eddwaliro erijanjaba obulwadde bwa Kookolo mu ggwanga erya Uganda Cancer Institute e Mulago balangiridde nti batandise okuwa empereeza z'obujanjabi ez'okukyusa omusaayi gw'abantu abalina obulwadde obwekuusa ku butaffaali bw'omubiri ne musaayi...
Abazadde abalina abaana abali wansi w'emyaka etaano mu muluka gwe Nabusanke mu district ye Mpigi beraliikirivu olw'abaana babwe okukwatibwa obulwadde bw'amambulugga (mumps), gabalrmesezza n'okugenda ku ssomero. Abaana abasinga mu kitundu...
Ekibiina ky'obwanakyewa ekitakabanira eddembe ly'obulamu ki Center for Health Human Rights and Development - Cehurd kitutte ssaabawolerezza wa government wamu n'ekitongole kya National Medical Stores mu kkooti enkulu, kibavunaana olw'obutatuukiriza...
Obuwumbi bwa shillingi 150 bwebukyasigaddewo ku buwumbi obusoba mu 300, obwénsimbi ezaali zaawebwa government ya Uganda okulwanyisa ekirwadde kya ebola. Obuwumbi 150 zezimu ku zisuubirwa okukozesebwa okusasula agamu ku mabanja...
Dr.Wallen Namala akulira Health monitoring Unit Akakiiko akuvanayizibwa ku kulondoola eby'obulamu okuva mumaka g'obwa president aka Health monitoring unit,kasambazze ebigambibwa nti waliwo omuwala eyazaalira mu ddwaliro...