Ennyonyi y'eggwanga eya Uganda Airlines esiimbudde ku kisaawe Entebbe ku ssaawa ssatu n'eddakiika 25 ez'okumakya ga nga 18 May,2025 ku lugendo lwayo olusoose okwolekera a London, era ng'etuseeyo ku ssaawa...
Kkooti ensukkulumu egobye okujjulira kw’omusuubuzi Humphrey Nzeyi ng'awakanya ekyasalibwawo bbanka ya Uganda enkulu okuggala n’okutunda bbanka y’ebyobusuubuzi eya National Bank of Commerce mu 2012. Abalamuzi 7 nga bakulembeddwamu Prof. Lillian...
Ekitongole kya government ekivunaanyizibwa ku Masanyalaze mu ggwanga ekya Uganda Electricity Distribution Company Ltd UEDCL, kirangiridde ebintu 7 byekituseeko oluvanyuma lw'ennaku 41 okuva lwebakwata obuyinza nga babugya ku kitongole kya...
Government etongozza Week ya Science ey`omwaka guno 2025, era netegeeza nti kati Uganda eyongedde okusajjakula mu bya Science, Technology n`obuyiiya. Week eno eya Science etongorezeddwa e Namanve, egenda ku bumbujjira...
Minister wa Buganda avunaanyizibwa ku lukiiko , cabinent , abagenyi n'ensonga ezenjawulo mu wofiisi ya Katikkiro Owek Noah Kiyimba asabye government okukendeeza ku miwendo gya internet kwosa n'okujjibunyisa mu...
Omukago ogutaba bank z'ebyobusuubuzi mu Uganda ogwa Uganda Bankers Association ne Uganda Institute for Banking and Financial Services, (UBIFS), batandise okubaga etteeka erigenda okuluηamya entambuza y’emirimu gyabakozi nenkuza yaabakulembeze...
Omuliro ogutannamanyika weguvudde gukutte ssemaduuka wa Smart Mini supermarket e Busega, ebintu byabukadde nabukadde bitokomose. Ssemaduuka ono ali wakati wÉssundiro lyÁmafuta erya Shell ne ssemaduuka wÉbizimbisibwa owa Build Max...
Olunaku lw'ensi yonna olw'abakozi 2025, mu Uganda lukwatiddwa mu district ye Nakapiripiriti mu bendobendo lye Karamoja, ku mulamwa ogugamba nti “Okwefumintiriza ku bibala byenkola ya PDM mu kubangawo emirimu...
Omwezi gwa April 2025 gunokoddwayo nga gwegukyasiinze okubeera n'ebbeeyi y'ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo okwekanama, bw'ogeraageranya n'emyezi esatu egyasooka egya 2025. Bino biri mu alipoota y'ekitongole kyémiwendo ekya UBOS...