Abantu abavudde mu bitundu bya Uganda ebyenjawulo naddala bannabuddu bajjumbidde omwoleso gwa CBS Pewosa ogumaze ennaku 6 nga gubumbujjira ku mbuga y'essaza Buddu mu kibuga Masaka. Abantu ba bulijjo, amakampuni...
Omumyuka Owookubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda Owek. Robert Waggwa Nsibirwa agguddewo omwoleso gwa CBS PEWOSA ogw’ebyobulimi, obulunzi, obuvubi ne tekinologiya, oguyindira ku mbuga y'Essaza Buddu mu kibuga Masaka....
Omwoleso gwa cbs Pewosa ogutegekeddwa e Masaka gutandise nga 10 September, gukomekkerezebwa ku monday nga 15 September,2025, guli ku ssaza e Masaka. Gwatabwamu abamakorero amanene n'amatono, abagatta omutindo ku byebakola,...
Omukago ogutaba abakozi ba bank n'emirimu gy'ebyensimbi ogwa Uganda Banking and Financial Services, nógutaba bank z'ebyobusuubuzi ogwa Uganda Bankers Association, (UBA), batongozza kawefube agendereddemu okuyambako abakozi ba bank okukola...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni nate azeemu okukikkaatiriza nga bwatagenda kuttira kuliiso ku bantu abalimira omuceere mu ntobazi, nti kino kittatana obutonde era nga kyandikosa n'embeera y'obudde bwa...
Ekitongole kya Nsindika Njake ekiteekateeka omwoleso gw'ebyobulimi n’obulunzi nga bali wamu n’ekitongole kya NARO,batandise kawefube ow’okubangula ebibiina bya CBS Pewosa okwongera ku mutindo gw’ebintu byebakola nga tebanabitwala mu mwoleso. Omwoleso...
Abasuubuzi abamu baggaddewo amaduuka gabwe mu kibuga Kampala, nga balumiriza ebitongole bya government ebyenjawulo okubanyigiriza n'okubalemesa business zabwe. Amaduuka agaggaddewo agasiinga gali ku luguudo Nabugabo, n'agamu gali mu kikuubo. Waliwo...
Akakiiko akalwanyisa enguzi mu Maka g'obwa President aka State House Anti Corruption Unit kakutte abantu 8 ku bigambibwa nti baafeze eyaliko omubaka wa Parliament mu ggwanga lya Nigeria, emitwalo gya...
Akulira akakiiko ka bamusiga ensimbi mu maka g'obwa President aka State House Investors Protection Unit Col.Edith Nakalema agambye amaanyi bagatadde kukuziba emiwaatwa egibadde gyeyambisibwa ebitongole bya government ebyenjawulo, nebiremesa...