Abasuubuzi b`omu Kampala abaakoseddwa amataba agaayingidde mu maduuka gabwe nga 31 October,2025 bakulukusizza amaziga nga battottola ennaku gyebayitamu, babadde basisinkanye abakulu abaddukanya ekibuga Kampala. Ensisinkano eno ebadde ku City Hall...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni alonze Lino Anguzu okufuuka Ssaabawaabi w’emisango gya government omuggya- DPP. Anguzu y’abadde omumyuka Ssaabawaabi, era ng'abadde akulira ne wofiisi evunaanyizibwa ku misango egizzibwa...
Nabbambula w'omuliro asaanyizaawo emaali y'abasuubuzi ya bukadde nabukadde bwa nsimbi, ku mwalo gwe Kigungu mu kibuga Ntebe. Abazinyamwoto okuva ku kisaawe ky'ennyonyi e Ntebe bebayambye nebaguzikiza nga tegunasanyaawo mwalo gwonna....
Government erabudde nti ssiyakuzza bujja ndagaano zekola n’ebitongole ne Kampuni zoobwananyini, ezitagoberera biruubirirwa biteekesa mu nkola manifesto yaayo, naddala okutuukiriza ebirooto ebyateekeddwa mu nnambika ya yaayo eyenkulakulana eya National Development...
Wabaddewo dduka dduka mu kibuga Kaliisizo mu district ye Kyotera, ab'ekitongole ekiwooza ky'omusolo bwekiwandagazza ebyasi mu bbanga nga bagobagana n'emmotoka eteeberezebwa okubaamu amagendo. Emmotoka gyebabadde bagoba kika kya Wish nga...
Minister Omubeezi owÉbyensimbi nÓkutekerateekera eggwanga Henry Musaasizi alabudde ababalirizi bÉbitabo mu ggwanga okukolera mu bweerufu ate nga bagoberera amateeka agabafuga, baleme kifiiriza bitongole n'eggwanga okutwalira awamu. Abadde yeetabye ku mukolo...