President Museven Yoweri Kaguta Museven alagidde Ssaabawolereza wa government okunoonyereza ku bitongole ebiwola ensimbi ku magoba agali wa ggulu n'obukwakkulizo obusukkiridde gebasaba bannauganda. Agambye nti abasaba amagoba amangi babeera bakumpanya...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku mbuuka z'ennyonyi mu ggwanga ki Uganda Civil Aviation Authority kifulumizza alipoota ku muwendo gw'abantu abaafuluma n'abaayingira eggwanga mu mwezi gwa April 2024 okuyita ku Kisaawe ky'ennyonyi e...
Ababadde bakola omulimu gw'okuvuba n'okusuubula Mukene abegattira mu kibiina kyabwe ki Sliver Fisher and Processer Association okuva ku myalo egyenjawulo egisangibwa mu district ye Mukono, Kalangala, Buvuma ne Wakiso ...
Abeegassi mu bibiina bya CBS PEWOSA okwetoloola Obwakabaka bajjukiziddwa obutava ku biruubirirwa by’ebibiina by’obwegassi, kibasobozese okukulaakulanira mu bwegassi. Bwabadde yeetabye mu ttabamiruka wa CBS PEWOSA Busiro SACCO ku Rose...
Bank ya Uganda enkulu eyongedde okulabula abakozi b'amaduuka ga Mobile Money okugoberera ekiragiro ekyayisibwa, eky'obutawa bantu sente zisukka kakadde ka shs kalamba oba okuziweereza, singa bannyini nsimbi babeera tebalina ndagamuntu...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museven asisinkanye abasuubuzi abavudde mu bitundu bya Uganda, abakungaanidde ku kisaawe ky'e Kololo, nebogera ku nsonga ez'enjawulo ezikwata ku busuubuzi mu ggwanga, abasomesezza ku nsasula...
Obwakabaka bwa Buganda buwabudde government ku nkola etali nungamu era etali ya bwenkanya eyitibwamu okusolooza omusolo, ate negutaganyula bantu abangi abasinga okuguwa. Ebibalo byÉkitongole ekiwooza ky'omusolo ki Uganda Revenue Authority...