• Latest
  • Trending
  • All
Abavuba Mukene ensonga zabwe bazitutte wa President Museven – tebakyalina mirimu

Abavuba Mukene ensonga zabwe bazitutte wa President Museven – tebakyalina mirimu

May 24, 2024
Police ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba NRM e Namutumba – pikipiki z’abawagizi zookeddwa

Police ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba NRM e Namutumba – pikipiki z’abawagizi zookeddwa

July 13, 2025
Gomba eyongedde okuvumbeera – Busujju ejikubye 2-1 mu mupiira gw’empaka z’amasaza 2025

Gomba eyongedde okuvumbeera – Busujju ejikubye 2-1 mu mupiira gw’empaka z’amasaza 2025

July 13, 2025
Bbingwa Toto 2025 – basatu bayiseewo okweyongerayo mu luzannya oluddako

Bbingwa Toto 2025 – basatu bayiseewo okweyongerayo mu luzannya oluddako

July 12, 2025
Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi

July 11, 2025
Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

July 11, 2025
Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

Omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja alayiziddwa nga president w’ekibiina ky’ebyo’obufuzi ki National Peasants’ Party

July 11, 2025
NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

NUP School of Leadership etikkidde abayizi 184 mu masomo g’obukulembeze – Robert Kyagulanyi awabudde abavubuka baleme kuliinda kuweebwa buweebwa buli kimu

July 11, 2025
Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

Omuwaabi w’emisango gya government ya Uganda omulala ateeberezebwa okuba ng’attiddwa

July 11, 2025
KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

KCCA FC ezizza buggya endagaano ya captain wabwe Filbert Obenchan – ayolekedde okuweza emyaka 10 mu KCCA

July 11, 2025
Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

Obukadde bwa shs 700 bwebwakasoondebwa mu wiiki 2 ku kijaguzo eky’emyaka 100 egya lutikko y’e Lubaga

July 11, 2025
Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

Katikkiro Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka ab’amasaza – abasabye okukozesa obuyinza bwabwe okunyweeza ebyobugagga by’Obwakabaka

July 10, 2025

Omumbejja Ritah Nakamaanya akwasiddwa emmotokaye gyeyawangula mu Ssabula Bbingo – CBS bweyali ejaguza emyaka 29 ng’eweereza

July 10, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Abavuba Mukene ensonga zabwe bazitutte wa President Museven – tebakyalina mirimu

by Namubiru Juliet
May 24, 2024
in Business
0 0
0
Abavuba Mukene ensonga zabwe bazitutte wa President Museven – tebakyalina mirimu
0
SHARES
129
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ababadde bakola omulimu gw’okuvuba n’okusuubula Mukene abegattira mu kibiina kyabwe ki  Sliver  Fisher and Processer Association okuva ku myalo egyenjawulo egisangibwa mu district ye Mukono, Kalangala,  Buvuma ne Wakiso   bagala omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta ayingire mu nsonga zino baddemu okukkirizibwa okuvuba mukene.

Ebitundu bino byawerebwa okuvubamu mukene nga government egamba nti baali bavubiramu obuwuuta obuto.

Abavubi ba mukene bagamba nti bakunukiriza okuweza omwaka okuva lwebaawerebwa okuvuba mukene, ekikosezza ennyo ebyenfuna yabwe.

Babadde mu lukungaana lwabwe olutudde ku Festino City e Mukono nebategeeza nti ensonga eno engeri gyeyakwatibwamu teyali yabwenkanya eri abavubi bonna abakunukkiriza mu mitwalo omwenda abayimiriddewo olw’omulimu guno.

Bagamba nti abantu abatono abatagoberera mateeka government beyanditaddeko amaanyi, mu kifo ky’okukosa abantu abangi.

Ayogerera ekibiina ki Sliver  Fisher and Processer Association  Wasajja David agambye nti basazeewo okuwandiikira omukulembeze w’eggwanga abeeko kyasalawo ku nsonga eno,  oluvannyuma lw’okuwandiikira parliament wabula nga n’okutuusa kati tewali kuddibwamu kwonna kwebaafunye.

Mu kiseeera kino Mukene yafuuka wa kkekwa erw’ebitundu ebimu okuba nga tebikyakkirizibwa kumuvuba.

Bino webigidde ng’omukulembeze w’eggwanga yakatuula mu nsonga z’abasuubuzi mu ggwanga, ababadde bemulugunya ku nkola y’okukozesa alisiiti eziyise mu byuma eya EFRIS ( Electronic Fiscal, Receipting and Invoicing Solution).

Bisakiddwa: Majorine Kiita Mpanga

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Police ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba NRM e Namutumba – pikipiki z’abawagizi zookeddwa
  • Gomba eyongedde okuvumbeera – Busujju ejikubye 2-1 mu mupiira gw’empaka z’amasaza 2025
  • Bbingwa Toto 2025 – basatu bayiseewo okweyongerayo mu luzannya oluddako
  • Katikkiro Mayiga awabudde abavubuka okukozesa emitimbagano obulungi okwekulaakulanya – mu kifo ky’okugikozesa okusiga obucaayi
  • Democratic Front etandise okusunsula abaagala okugikwatira bendera mu kalulu ka 2026 – abasoba mu 40 basuunsuddwa ku lunaku olusooka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist