Wakiso district egenda kuzimbirwa eddongoserezo lya Kazambi, e Namulonge Busukuma mu Nansana Municipality. Eddoongosezo lino ligenda kuwemmenta obuwumbi bwa shillings obusoba mu 10, nga lyabaweereddwa eggwanga lya South Korea, okuyita...
Government esabiddwa okusaawo amakubo ag'enjawulo agakwatizaako ebibiina by'obwegassi ng'ebissaamu ensimbi, nti kubanga biyamba abantu bangi okukulaakulana. Agambye nti mu nteekateeka eno government esobola okussaawo olutimba olw'omuziinzi,olugatta ebibiina byonna eby'obwegassi okusikiriza...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, alonze munna byanjigiriza Alex Kakooza okugira ng'abeera omuteesitesi omukulu mu ministry y'ebyobusuubuzi, ekifo ekibaddemu Geralidine Ssali. Geralidine Ssali, mukiseera kino ali ku alimanda mu kkomera...