Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka egenda okugobererwa mu kudduka emisinde gy'amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka egigenda okubeerawo ku sande nga 7 April,2024 mu Lubiri e Mengo. Emiryango gy'OLubiri gyakuggulwawo ku ssaawa...
Entiisa ebuutikidde abatuuze be Lwenkuba mu town council ye Butenga mu district ye Bukomansimbi,munnaabwe Mugenyi Robert akubidwa laddu nemuttirawo. Mugenyi abadde mulimi era omusuubuzi w'ennyaanya,laddu emusanze mumusiri gw'ennyaanya wakati ng'enkuba...
Nnaabbambula w'omuliro asaanyizaawo Bravo Cafe Restaurant ekibadde ku kizimbe kya Uganda House mu Kampala. Okusinziira ku police, omuliro ghno gutandise ku ssaawa nga 11 ng'obudde busaasaana nga 5 April,2024, wabula...
Abavubi ku mwalo gwe Namaziina mu gombolola y’e Ngogwe mu district ye Buikwe bali ku bunkenke olw'Envubu eyazinze omwalo ogwo, ng'etandise n'okutta bannabwe. Bagamba nti envubu eno tebamanyi gyeyava wabula...
Abatuuze ku kyalo Kasiiso ekisangibwa mu gomboloLa ye Butuntumula mu district ye Luweero baguddemu ekikangabwa omwana wa mutuuze munnabwe abadde azanyisa ekibiriiti mu buliri afiiridde mu muliro ogukutte emifaliso enju...
President wa Uganda Gen.Yoweri Kaguta Museveni azzeemu okulonda Dr. Johnson Omuhunde Rwashote Byabashaijja nga senkulu we kitongole ky'amakomera ekya Prisons mu ggwanga lyonna ku contract ya myaka 2. Endagaano ye...
Police mu district ye Luweero eri ku muyiggo gw'abazigu 7 abatanategerekeka abagambibwa okuyingirira essundiro ly'amafuta erya Mack Petrol Station erisangibwa mu kabuga ke Kasana mu district ye Luweero nebakuuliita n'ensimbi....
Abalamuzi bataano aba kooti etaputa ssemateeka w'eggwanga nga bakulembeddwamu amyuka Ssaabalamuzi Richard Buteera bagaanye okusazaamu etteeka lya Uganda erirambika ku nsonga y'ebisiyaga. Etteeka lino lyayisibwa parliament ya Uganda mu mwaka...