Police mu district ye Kassanda ekutte era neggalira ssemaka ateberezebwa okutemula mukyala we ng'amuteebereza okuba ng'abaliga. Omukwate ye Tuesday Venansio atemera mu gy'ibukulu 41, mutuuze ku kyalo Lusaana ekisangibwa mu...
Abantu ba Kabaka abawaangalira e South Africa beetabye mu misinde gy'Amazaalibwa ga Kabaka ag'omwaka guno 2024, gibadde mu Provinces 3 okuli; Northern Cape e Kimberly, Western Cape e Perathetic...
Kooti enkulu egaanye okuyimbula Molly Katanga avunaanibwa okutemula bba Henry Katanga. Omulamuzi Isaac Muwata agambye nti Molly Katanga emyaka gye gikyali gya wansi egitamulemesa kubeera mu kkomera, so nga n'abasawo...
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Mayinja Buwangwe mu gombolola y’eBusamuzi mu bizinga eby’eBuvuma abaana babiri omuliro gubookedde mu nnyumba, bafuuse bisiriiza. Enjega eno yabaddewo ku ssaawa nga ssatu n’ekitundu...