Abayisiraamu bakyusizza ennaku z'Okusabira n'okujjukira Abajulizi Abasiraamu okuva ku naku z'omwezo 01 June kati bakubasabiranga edduwa nga 10 June buli mwaka. Prof Badru Kateregga nga yeyakulemberamu Omulimu gw’okusomesa ebyafaayo ku basiraamu bano...
Police ye Kakiri etandise okunoonyereza ku musajja gw’ekutte Mesach Ssekanjako ow'emyaka 40, mutuuze w' e Mulume-Nsinzi Masuliita mu district ye Wakiso agambibwa okutta mukaziwe ng'amulanga okumulemesa okutunda amaka gabwe. Abatuuze...
Omulabirizi we Namirembe Rt.Rev.Moses Banja, akoze enkyukakyuka mu baweereza abenjawulo, era enkyukakyuka zakoze zaakutandika mu mwezi gwa June 2024. Mu bakyusiddwa Rev.Canon Michael Ssentamu, alondeddwa okuba principal w'ettendekero lye Namugongo...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa kyaddaki alonze Abbas Byakagaba okubeera Ssabapolice wa Uganda omuggya, okudda mu bigere bya Martin Okoth Ochola. James Ochaya alondeddwa okubeera omumyuka we,...
Government etongozza enteekateeka y'Okusitula obuweereza obwenjawulo mu Kampala n'emirirwaano,oluvannyuma lwa banka y'ensi yonna okugiwola Obukadde bwa doola za America obusoba mu 600, nga buno bubalirirwaamu trillion ssatu n'omusobyo mu shilling...
Police mu district ye Mayuge ekutte abasajja babiri nebaggalira ku CPS e Mayuge, balangibwa kutambuza bicupuli bya sente okwetoloola district. Aduumira police e Mayuge Sp Agnes Annyu agamba nti office...
Police ekutte omuvubuka Kiiza Ashiraf eyalabikira mu katambi ng’atema n’okukuba ennyondo omusajja Turyamuhaki Sam eyali abala ssente ezaali zimusasuddwa ku kyuma ky’obuwunga. Embeera eno yali mu kitundu ekimanyiddwa nga Kabaawo...