Government ya Uganda ne ya South Korea zitadde omukono ku ndagaano, South Korea mwegenda okuwolera Uganda ensimbi obukadde bwa ddoola za America 500, mu shilling ze trillion 1 n'obuwumbi 902...
Government ya Uganda essazeewo okuzimba ebisaawe by'omupiira ebirala ebiri ku mutindo gw'ensi yonna, okuli ekinaazimbibwa e Kakiri mu Wakiso, e Mpigi ne Lugazi nga Uganda yetegekera empaka z'o mupiira...
Abakozi abeera enguudo z'ekibuga Kampala, bagumbye ku kitebe kya KCCA mu Kampala, bagamba nti bawezezza ebbanga lya myezi 6 nga tebasasulwa. Abasirikale ba police bayiiriddwa mu bungi ku kitebe, okubaziyiza...
Abasirikale ba Paapa babaddewo mu bungi Bishop we Nebbi Rev.Raphael P'Mony Wakorach akulembeddemu e missa y'okukuza olunaku lw'abajulizi e Namugongo 2024 [caption...
Abantu abatannategeerekeka balumbye omubaka wa president e Mityana Prossy Mwanjuzi nebateekera mmotoka ye omuliro. Motoka eno kika kya Toyota surf NO.UBM 769S. Mmotoka bagisanze esimbye mu luggya waasula ku kyalo...
Abanoonyereza okuva mu bbanguliro ly'ebyamateeka ku Makerere University, abanoonyereza ku ddembe ly'obuntu aba Human Rights and Peace Centre , saako abanoonyereza okuva mu University of Copenhagen mu centre for Resolution...