Police ekutte omuntu omu ateberezebwa okubeera mu kkobaane ly'okubba emmotoka etambulirako abakuuma bassabapolice wa Uganda IGP Abbas Byakagaba,eyabiddwa mu nkambi e Kireka. Kigambibwa nti waliwo abaalumbye enkambi ya police esangibwa...
Abantu 3 bagudde mu nnyanja Kijjanabalola mu district ye Rakai mu Kooki. Omubalami gumu (omulambo gw'omuntu afiiridde mu mazzi) gwegwakannyululwayo, ababiri tebalabikako. Ssalongo Edison ne mutabani we Wasswa Julius n'omuzzukulu...
Ministry ya Uganda ey'ensonga z'amawanga amalala abuulidde parliament nti ebintu ebibalirirwamu obuwumbi bw'ensimbi za Uganda 6 byebyayonoonebwa BannaKenya abaali bekalakaasa, nebookya ekizimbe kya Uganda ki Uganda House mu Kenya era...
Radio ya CBS FM mu butongole esse omukago n’ekitongole kya government ekivunaanyizibwa kukuba ebiwandiiko ebitongole, ekya Uganda Printing and Publishing Corporation. Bakukolagana wamu okutuusa obuweereza mu ngeri ennyangu ku bantu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga azeemu okujjukiza banna Uganda okusoosowaza n'okuteeka amaanyi ku byenjigiriza, kubanga ensi ekyuuka ku misinde gyawaggulu, yetaaga abantu abayivu. Katikiro Mayiga agamba nti ku mulembe...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communications Commission, mu butongole kiddizza CBS FM radio license egikkiriza okuweereza emirimu gyayo, oluvannyuma lw'emyaka 14. Kinajjukirwa nti mu mwaka gwa 2009 ...