president wa Burundi Evareste Ndayishimiye ng'ayogerera mu lukungaana. Kyaddaaki government ya America esazizzaamu nnati zeyali erippye ku bamu ku bakungu ba government ya Burundi.President wa America Joe Biden aliko akiragiro...
Poliisi e Kenya eyongedde okumyumyula eby'okwerinda byayo ku nsalo eyawula Uganda ku Kenya e Malaba, nga beekengera abatujju. Kiddiridde obulumbaganyi bwa bbomu obwakoleddwa ku Uganda ku ntandikwa ya ssabbiiti eno...
Abasawo mu malwaliro ga gavumneti abegattira mu kibiina ki Uganda Medical Association, (UMA}balangiridde akediimo akatandika nga 22 Museenene 2021, ssinga gavumenti eremererwa okutuukiriza obweyamo bwayo obw’okwongera ku muwendo gw’abasawo mu malwaliro...
Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Ekkanisa ya Uganda mu bulabirizi bw’e Namirembe n’e Luwero bukoze enkyukakyuka mu baweereza b’ekkanisa. Omulabirizi we...
Sheikh Muhammed Abasi Kirevu, nga abadde Imam wÓmuzikiti Tulcani ogusangibwa e Masajja mu division ya Makindye Ssabagabo akubiddwa amasasi agamuttiddewo mu maka ge enkya ya leero. Abadde ku kyalo Katereke...
Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala. Embeera n’okutuusa kati ya bunkenke oluvannyuma lw’ebiteeberezebwa okubeera bbomu okubwatu mu kibuga ky’eggwanga ekikulu Kampala.Ebibwatuse...
Ekitongole ekikulembera ekibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority kyongedde okulabula abakulembeze mu butale mu Kampala okuviira ddala ku by'okusolooza ku basubuuzi empooza okutuusa ng'etteeka erinaalambika enzirukanya y'obutale liyisiddwa. Okuva...
Omumyuuka w'omukubiriza w'olukiiko lw'eggwanga olukulu Anita Among agambye nti agenda kutondawo akakiiko ak'enjawulo kanoonyereze ku nsonga y'omubaka Yona Musinguzi mwalumiririza Dr Monica Musenero nti yawuwuttanya ensimbi ezisoba mu buwumbi 70...