Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsolo zoomunsiko mu ggwanga ki Uganda Wildlife Authority kitadde omukono ku ndagaano ne kampuni bbiri okuli eya Tiang Tang Group ne Wildplaces Africa, okuzimba ebisulo ebipya ebigenda...
Sipiika wa district ye Omoro Damascus Odongo akubirizza olukiiko lwa government ez'ebitundu olusiimye Jacob Oulanyah Bya Ddungu Davis Ministry y’eby’ejigiriza esazeewo okuwa abadde sipiika wa parliament...
President Museven ng'akungubagira abadde sipiika Jacob Oulanyah President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa mwenyamivu nti omugenzi Jacob Lokori Oulanyah, teyamutegeeza ku bulwadde bweyalina mu kiseera ekituufu, nga...
Emirambo ena gyejakazuulibwa ku bantu omukaaga abagambibwa okuba nti bebaagwa mu nnyanja Nalubaale ku sunday ewedde. Abazuulidwa kuliko Kumutya Geofrey ,Maveya Godfrey' Walwadi Fred ne Vincent Lumu. Ekinaala kwebaali basaabalira...
Mmotoka Kasiringi ng'eggyawo Costa ekoze akabenje ku luguudo lwe Wakaliga Abantu abawerako basimattuse okufiira mu kabenje ku luguudo oluva e Wakaliga okudda mu Kampala, emmotoka Costa...
Ebyoto ebikumiddwa ku parliament nga biteta Ababaka ba parliament n'abamu ku bakozi, basuze ku parliament nga bakungubagira eyali sipiika Jacob Oulanyah. Wakumiddwawo ebyoto ng'akabonero ak'okukuma olumbe....