Okwongera omutindo mu bikolebwa,okukolera awafunda,obwegassi,enkozesa ya sente,okuyigira ku balala n'okufuna obutale,bye bimu ku bisinze okusikiriza abantu abangi abeyiye mu mwoleso gwa CBS PEWOSA. Omwoleso guno gubadde mu Lubiri e Mengo,...
Luke Oweyesigire amyuka omwogezi wa police mu Kampala n'emiriraano Police mu Kampala ne miriraano ekutte abantu abasukka mu 300, nga bateeberezebwa omwenyigira mu bumenyi bwamateeka obulala...
Ku kkono ye mubaka wa Makindye West Allan Ssewannyana ne munne wa Kawempe North Sseggirinya Muhammad nga bali mu kooti okuyita mu nkola y'omutimbagano Omubaka wa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde mu mivuyo egyetobese mu bitongole bya government ,byagambye nti bikola ebintu mu ngeri etafa ku bannansi. Anokooddeyo ministry yébyensimbi nÓkuteekerateekera eggwanga, ne ministry...
Ssentebe wa Wakiso district ali wakati ng'atuuka mu mwoleso gwa cbs pewosa Abantu abenjawulo abalambudde omwoleso gwa cbs pewosa batenderezza obuyiiya,obwooleeseddwa nebakubiriza abantu buli omu...
Enzikiriza y'abassa ekimu mu yesu kristo,bakuzizza olunaku olutukuvu olw'okutaano, nga batambuza ekkubo ly'omusaalaba. Enzikiriza okuli ey’abakulisitaayo, abakatuliki n’aba Orthodox, abegattira mu kibiina ki Uganda Joint Christian Council, bebakunganide ku...
Abamu ku babaka ku ludda oluvuganya gavumenti nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku babaka Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera e Kigo. Bategeezezza nti bombi basangiddwa ng’embeera...
Omuvubuka abadde asamba omupiira ne banne afiiridde mu kisaawe. Enjega eno eguddewo emisana ga leero ku kyalo Busikiri mu muluka gwe Wambaale , mu Gombe division Nansana municipality mu Wakiso...