Bbomu yali yakatulika ku kizimbe kya IPS building mu Kampala Abantu 19 abagambibwa okubeera abakabinja ka ADF nti era bebaatega bbomu mu Kampala omwaka oguwedde bazziddwayo...
Abayizi ba University ezenjawulo mu Kampala nga besibye enjegere olw'ebbeeyi y'ebintu eri waggulu Police mu Kampala n'emiriraano eriko abayizi 11 okuva ku Makerere University, Makerere Business...
Ebibaati bye kanisa ebikunganyiziddwa nga banoonyayo abafudde Bya fred Kirabira Police ye Jinja ebakanye nookunoonyereza ku muliro ogwokezza ekanisa y'abalokole eye Mpumudde mu Jinja City, abakkiriza...
Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government aka COSASE kasazeewo okuyita eyaliko minister weby'ettaka nga kati...
Police ya Uganda ekakasizza nti abantu mwenda bonna abaabadde basaabalira ku kinaala ekyagudde mu Nnyanja Nalubaale, baasimattuse, wabula nnyini kinaala wakuvunaanibwa. Ekinaala kyabadde kiva ku mwalo gwe Kasenyi mu bitundu...
Dr. Diana Kanziira Atwine omuteesiteesi omukulu mu ministry yébyóbulamu, ngákutte engule emusiima okulwanyisa covid 19 Bya Ddungu Davis Government ya Uganda yakutandika okuweereza abasawo mu Bungereza,...
Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa alagidde minister w'ebyentambula ne police mu bwangu banonyereze ku bivuddeko obubenje mu ggwanga okweyongera , obutwaliddemu obulamu bwabantu abawerako. Thomas Tayebwa bwabadde aggulawo olutuula...
Abantu 20 bafiiridde mu kabenje akagudde mu bitundu bye Fortportal, bus ya kampuni ya Link UAB 003 S mwebabadde batambulira eremeredde omugoba waayo neegwa....
Dr.Sam Kazibwe munnamawulire wa CBS Munnamawulire wa CBS era omukubiriza wa program Londoola ensonga ne program Kalabaalaba, Dr. Sam Kazibwe aweereddwa engule eya munnamawulire asinga okunoonyereza...
Mu bbanga lya myaka etaano egiyise,government yakasaasaanya shilling obuwumbi 677, okusasula ensimbi z'obupangisa ku bizimbe byobwannanyini ebikolerwako ebitongole bya government. Bino biri mu alipoota eyakoleddwa oludda oluvuganya government mu parliament,...