Abakulembeze ba NUP e Jinja nga bali mu lusirika lwabwe President wékibiina ekya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu agumizza bannakibiina abesimbawo mu kalulu akaggwa 2021 nebatayitamu, nti...
Gen. Katumba Wamala minister w'entambula n'emirimu Kyadaaki government ekkiriza bus za Link okuddamu okusaabaza abantu, oluvannyuma lwókumala wiiki namba nga ziyimiriziddwa olwákabenje akaaliwo akafiiramu abantu 20....
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ng'akwasa Katikkiro Charles Peter Mayiga e Ddamula(13.may.2013) Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti kati amaanyi agenda kugassa...
Police ng'ewalabanya Kiiza Besigye (ayambadde akakofiira) okumuzza ewaka we e Kasangati Omukulembeze w'ekisinde kya People's Front For Transition era eyaliko president wa FDC Rtd Col Kizza...
Ekkomera lye Kitalya Kkooti ya City Hall mu Kampala esindise abantu 34 mu kkomera e Kitalya, babalanze kutayaaya mu kibuga Kampala nga tebalina kyebakolamu. Abantu bano...
Police mu district ye Kasese ne Bunyangabo etandise okunoonyereza ekituufu ekiviiriddeko mmotoka etambuza abalwadde okukwata omuliro, abantu babiri nebafiirawo mbulaga. Ambulance yéddwaliro lya Bwera General Hospital e Kasese ekutte omuliro...
Abamu ku bakozi ba district ye Kasese abakwatiddwa nga batwalibwa ku police Police ngeri wamu nákakiiko kamaka ga president akalwanyisa enguzi aka Anti-Corruption Unit bakutte abakozi...
omujaasi wa millitary police ngásika omusirikale wa police yókunguudo Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa agambye nti ky’ekiseera Police n’ekitongole ky’amakomera bifune ababaka ababikiikirira mu parliament,...