Taata w'amyuka akulira ebiweerezebwa ku mpewo za CBS emmanduso ku mukutu gwa 89.2 Martin Oscar Kintu, nga ye muzeeyi Kintu David aziikiddwa ku kyalo Wairama, Nabukalu zone mu district ye...
Okwogera kwa president Museven eri eggwanga 2022 President wa Uganda Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni alangiridde nti Uganda esemberedde okulangirirwa mu lubu lwensi eziriko yadde yaddeko mu...
Abavuzi b'ebidduka abasukka mu mitwalo 40,000 bebakwatiddwa olwokuvuga obubi ebidduka byabwe mu mwezi gwa may 2022,abantu abalala abakunukkiriza mu 300 bebaafiiridde mu bubenje. Emmotoka 1,855 zezaakubiddwa ebipapula bya police, olwa...
Dr.Kiiza Besigye (ayambadde akakofiira aka bbululu) nga yakatuuka mu kooti Eyali president wa FDC Dr.Kiiza Besigye alagiddwa okusasula akakalu ka kooti ka bukadde 3 okuva ku...