Police mu district ye Luuka etandise okunoonyereza ku kivuddeko omuliro ogusaanyizaawo ennyumba, mufiiriddewo omuvubuka wa myaka 22 n'ebintu byonna bisanyeewo. Enjega eno egudde ku kyalo Buwutu mu gombolola ye Ikumbya ...
Abantu babiri bafudde n'abalala 9 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago nga bali bubi taxi mwebabadde batambulira NO.UAW 987 Y eremeredde omugoba waayo neyeesolossa mu kiwonvu ekiri ku nkulungo ya...
Police ye Iganga ekutte omusajja Peter Idoobe ku bigambobwa nti atuguumbudde omwanawe, oluvannyuma lwokufuna obutakaanya ne mukyalawe Natukunda Monica. Bino bibadde ku kyalo Buliigo mu Iganga central division. Omugenzi ye...
Olukiiko olufuzi olulondoola ensonga zábakadde mu Uganda olwa National Council for Older persons in Uganda luwadde government amagezi enyweeze amateeka agakuuma abakadde, bakome okunyigirizibwa songa baliko byebayambako mu nkulaakulana yéggwanga....