Omusumba w’ekkanisa y’abalokole eya Epikaizo Ministries International esangibwa e Bugoloobi asindikiddwa mu nkomyo e Luzira, oluvannyuma lw'okusomerwa omusango gw'obulyisa maanyi. Omusumba Joseph Collins Twahirwa amanyiddwa nga Daddy Collins owemyaka 28,...
Police ye ggwanga erabudde ku bubbi bw'emmotoka n'ebidduka ebirala obweyongedde mu bitundu bye ggwanga eby’enjawulo. Omuze guno guli buli wamu mu byalo ne mu bibuga. Ku kyalo Busaabala mu Makindye...
Police mu district ye Rukiga ekutte abantu 8 ku bigambibwa nti baamenye sitoowa omwabadde ebintu ebikozesebwa mu kutambuza amasanyalaze okuva mu district ye Ntungamo okuyita mu district ye Rukiga ne...
Ekizimbe ekya kalina ekibadde kizimbibwa mu Jinja city kyerindiggudde ku ttaka. Ekizimbe kino kibaddeko emyaliriro ebiri, nga kibadde kizimbibwa ku Speke courts hotel. Nnyini kalina eno egudde ategeerekeseeko erinnya limu...
Ekibiina kya NUP kiri mukiyongobero olwókufa kwa munnakibiina kyabwe era eyabakwatira bendera mukujjuza ekifo ky’omubaka wa Parliament owa Omoro County, oluvanyuma lwokufa kweyali omubaka wékitundu ekyo era eyali sipiika wa...