Emmeeri ya MV Kalangala emaze omwezi omulamba nómusobyo ngéddaabirizibwa esuubirwa okuddamu okukola ku lwokusatu lwa wiiki eno nga 05 April 2023. MV Kalangala esaabaza abasaabaze okuva e Nakiwogo okudda mu...
Police e Wandegeya mu Kampala etandise omuyiggo gw'abazigu abaamenya ekanisa ya Living world assembly nebakuliita n'ebintu ebibalirwamu obukadde bwa shs 20. Okusinziira ku police, kigambibwa nti mu kiro ekyakeesa ng'ennaku...
Government ng'eyita mu kitongole ekivunaanyizibwa ku ndaga muntu mu ggwanga ekya National Indentification regulatory Authority erabudde nti siyakuddayo kugabira bantu ebbaluwa ezóbuzaale, okutuusa nga bamaze okufuna endaga muntu z'eggwanga....
Abatuuze ku mwalo gwe Kibuye mu gombolola ye Bukamba mu district ye Kaliro bawanjagidde ab'ekitongole ky'ebisolo byomu nsiko ekya Uganda Wildlife Authority , kibataase ku goonya ezibafuukidde ekizibu. Sentebe w'ekitundu...
Abaddu ba Allah abayisiramu munsi yonna bakutandika okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan ku lunaku lwa Thursday nga 23 march. Abaddu ba Allah bagenda kusiiba wakati wénnaku 29 oba 30 nga...
Government erangiridde enkyukakyuka mu masomero gaayo aga bonna basome agali ku mutendera gwa primary ne Secondary, omuzadde takyaddamu kusasulayo wadde omunwe gw'ennusu. Government esazeewo nti egenda kusasulira buli kimu ekyetagiisa...
Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathias Mpuuga Nsamba aloopye abachina abakolera wano mu Uganda abeeyita ba musiga nsimb, eri government yabwe eya China nti basusse okusaanyawo obutonde bwensi mu...