Abavubuka babiri babuutikiddwa ekirombe ky'amayinja ku kyalo Magwa Cell ekisangibwa mu muluka gwe Buddo mu town council ye Kyengera. Enjega eno egudde mu kirombe kya Bison, era abagenzi kuliko Dora...
Police e Mbale ekutte abavubuka babiri abagambibwa okuba nti babadde bawa omuyizi w’essomero obutwa. Okusinziira ku police abakwate kuliko Were Abdu ow’emyaka 22 ne Tony Magidu ow’emyaka 20. Rogers Taitika...
Omugoba wa loole namba UAW 789L emulemeredde bw'abadde alinnya olusozi "Ndikuttamadda e Kiyoola mu district ye Mukono ku luguudo Kyetume- Katosi. Omugoba waayo agiddwayo ng'alumiziddwa byansusso, addusiddwa mu ddwaliro. Eyerabiddeko...
Entiisa ebuutikidde abazadde n'abasomesa ku ssomero li Gloria Nursery and Primary school erisangibwa mu kabuga ke Kamusenene mu District ye Mityana, emotoka No. UAU 001V bwetomedde abaana 5 nga kuliko...
Government eweerezza obuwumbi bwa shs za 82 n'obukadde 900, eri government z'ebitundu mu district ez'enjawulo, okudaabiriza amasomero gaayo gonna agali mu mbeera embi. Ensimbi zino zaakuzimba ebizimbe ebiri mu...
Eyaliko omuduumizi wa police mu bukiika ddyo bwa Kampala Siraje Bakaleke akwatiddwa, kyokka poliisi neemuta ku kakalu kaayo,oluvannyuma lw’okukola sitatimenti. Siraje Bakaleke abaddre yabulawo okuva mu police mu mwaka gwa...