• Latest
  • Trending
  • All

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

March 21, 2023
Dr.Sam Kazibwe omuweereza ku CBS agattiddwa mu bufumbo obutukuvu n’omukyala Sonia Babirye

Dr.Sam Kazibwe omuweereza ku CBS agattiddwa mu bufumbo obutukuvu n’omukyala Sonia Babirye

December 10, 2025

Buganda ne bannamikago batongozza enteekateeka y’okusonda ensimbi ez’okugula eryato erinassibwako eddwaliro eritambulira ku mazzi

December 10, 2025
MTN ekuleetedde Enkuuka bando Bwaguuga – osigale ng’owuliziganya n’abantu nga bw’onyumirwa enkuuka nga 31 December,2025

MTN ekuleetedde Enkuuka bando Bwaguuga – osigale ng’owuliziganya n’abantu nga bw’onyumirwa enkuuka nga 31 December,2025

December 10, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Mubende abalala 20 bapooca – babadde bagenda kuziika

Abantu 10 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busowa ku luguudo lwa Bugiri – Tororo

December 10, 2025
Bannauganda abakolera mu Nyakuron Market mu SouthSudan bali mu maziga olw’emmaali yabwe eyasirikkidde mu muliro

Bannauganda abakolera mu Nyakuron Market mu SouthSudan bali mu maziga olw’emmaali yabwe eyasirikkidde mu muliro

December 9, 2025
Mathias Walukagga agobeddwa mulwokaano lw’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Busiro East mu kalulu ka 2026 – NUP esazeewo okuddukira mu kooti okuwakanya ensala eno

Mathias Walukagga agobeddwa mulwokaano lw’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Busiro East mu kalulu ka 2026 – NUP esazeewo okuddukira mu kooti okuwakanya ensala eno

December 9, 2025
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS

Asse munne neyetwala ku police e Luweero – amulaanze kubba biscuit we

December 9, 2025
Akakiiko k’ebyokulonda kagobye Mutabwire Patrick Kyamukaate ku by’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa parliament akiikirira abakadde – emikono gy’abamusemba tegiwera

Akakiiko k’ebyokulonda kagobye Mutabwire Patrick Kyamukaate ku by’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa parliament akiikirira abakadde – emikono gy’abamusemba tegiwera

December 8, 2025
Fred Muhumuza alondeddwa ng’omumyuka w’omutendesi owokuntikko owa Uganda Cranes

Fred Muhumuza alondeddwa ng’omumyuka w’omutendesi owokuntikko owa Uganda Cranes

December 8, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Mubende abalala 20 bapooca – babadde bagenda kuziika

Omujaasi wa UPDF afiiridde mu kabenje akagudde e Bombo – abajaasi abalala abakuuma minister Huda Olele n’abantu ba bulijjo bali mu ddwaliro

December 8, 2025
Ekigwo Kasooto tosaanye kukisubwa mu Nkuuka bwaguuga 2025 nga 31 December mu Lubiri e Mengo

Ekigwo Kasooto tosaanye kukisubwa mu Nkuuka bwaguuga 2025 nga 31 December mu Lubiri e Mengo

December 8, 2025
Akakiiko k’ebyokulonda kataangaazizza ku by’emisango gy’ebyokulonda egitanasalibwa – okulonda kubuzaayo omwezi gumu kutuuke nga 15 January,2026

Akakiiko k’ebyokulonda kataangaazizza ku by’emisango gy’ebyokulonda egitanasalibwa – okulonda kubuzaayo omwezi gumu kutuuke nga 15 January,2026

December 6, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Mpuuga aloopye abachina – basusse okukola ebintu eby’ekiboggwe

by Namubiru Juliet
March 21, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
24
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akulira oludda oluvuganya government mu parliament  Mathias Mpuuga Nsamba aloopye  abachina abakolera wano mu Uganda abeeyita ba musiga nsimb, eri government yabwe eya China nti basusse okusaanyawo obutonde bwensi mu Uganda nga bekweka mu kusiga ensimbi.

Mpuuga asabye government ya China ekome ku bantu baayo bano bakomye okwonoona obutonde bw’eggwanga lino Uganda.

Mathias Mpuuga Nsamba okusaba kuno akuttise omubaka wa China mu Uganda  Zhang Lizhong bwabadde amukyaluddiko mu office ye ku Parliament mu nsisinkano mwebogeredde ku nsonga eziwerako.

Mathias Mpuuga Nsamba agambye nti wadde bawagira eby’okusiga ensimbi mu Uganda n’okuwa abantu emirimu, nti naye kikwasa ennaku abachina bano obutafa ku butonde bwansi, ekyoleekedde okutaataaganya ebiseera by’eggwanga bino ebyomumaaso ne project zabwe zennyini zebasizeemu ensimbi nazo ziggya kwonooneka.

Era amusabye ayogereko nebannanyini makolero ago bawe bannansi ekitiibwa abakolera mu makolero ago, naagamba nti newankubadde bakozi, nti naye basaanye okuyisibwa ng’abantu.

Ba minister ku ludda oluvuganya government okuli Yusufu Nsibambi, Joyce Bagala ,Francis Mwijukye, Francis Katabaazi beetabye mu nsisinkano eno.

Bano  tebalumye mu bigambo byabwe babuulidde ambassador wa China mu Uganda nti okutulugunyizibwa bannayuganda abakola mu makolero gabaChina kwebayitamu, kuliko okubakabasanya, okukolera mu mbeera embi ebatyoboola, wamu nabachina okusengula bannansi ku ttaka lyabwe.

Bano era bemulugunyizza ku mutindo omubi ogw’ebintu n’enguudo ezikolebwa kampuni y’abachina zebakola mu Uganda, nti ekibiviirako obutaba bya buwangaazi.

Mu kwanukula ,omubaka wa China mu Uganda Ambassador Zhang Lizhong agambye ekitebbe Kya china mu Uganda kifuba nnyo okulungamya  abatwala kampuni za government ya China mu Uganda okugoberera amateeka ga Uganda mu nkola yaabwe eyemirimu ,wabula kizze kisanga okusoomozebwa okw’amaanyi  okulungamya banannsi ba china mu Uganda abalina kampuni ezabwe ez’obwannanyini.

Ambassador Zhang Lizhong wabula asuubiza nti ekitebe Kya china mu Uganda kyakwongera okutuukiriza abantu abo bogere nabo ku nsonga ezo.#

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Dr.Sam Kazibwe omuweereza ku CBS agattiddwa mu bufumbo obutukuvu n’omukyala Sonia Babirye
  • Buganda ne bannamikago batongozza enteekateeka y’okusonda ensimbi ez’okugula eryato erinassibwako eddwaliro eritambulira ku mazzi
  • MTN ekuleetedde Enkuuka bando Bwaguuga – osigale ng’owuliziganya n’abantu nga bw’onyumirwa enkuuka nga 31 December,2025
  • Abantu 10 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busowa ku luguudo lwa Bugiri – Tororo
  • Bannauganda abakolera mu Nyakuron Market mu SouthSudan bali mu maziga olw’emmaali yabwe eyasirikkidde mu muliro

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist