Minister omubeezi ow'ensonga ze Kalamoja Agnes Nandutu asindikiddwa mu kkomera e Luzira okutuusa nga 03 May,2023 lwanadda mu kooti okusomebwa emisango gy'okwezibika eminwe gy'amabaati 2000 egyali girina òkuwebwa abantu abanaku...
Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala KCCA kikakasizza nti kyakukola ekisoboka okuddaabiriza enguudo zonna eziri mu mbeera embi mu Kibuga Kampala, nga kikozesa ensimbi ezigenda okuva mu kittavvu ky’eggwanga eky’enguudo ki Uganda...
Abatuuze n'abavubi ku mwalo Bwagu mu gombolola ye Malongo mu district ye Mayuge bawanjagudde ekitongole ekya Uganda wildlife Authority okubayamba ku ggoonya ezibafuukidde ekizibu. Bagamba nti mu myezi esatu gyokka...
Ssabawaabi wa government Jane Frances Abodo aguddewo file ezisoba mu 45 ku bakungu ba government omuli ba minister , vice president, CAO nabalala abenyigira mukubulakanya amabati agaalina okugabirwa aba Karamoja....
Police e Wandegeya mu Kampala eggalidde munnansi wa Buyindi Patel Samir Kumar Arvind Bhai olw'okufumita munnayuganda ekiso ekyamulese ng'ataawa. Ababiri bano balwanidde ku ssundiro ly'amafuta erya Total erisangibwa e Makerere...
Abantu babiri bafiiridde mu kabenje ka mmotoka akagudde ku kyalo Nyamwamba mu district ye Kasese, mmotoka y’eggye lya UPDF Toyota Land Cruiser H4DF 2172 bwetomedde ennyumba. Akabenje kano kaguddewo...
Minisiter omubeezi avunaanyizibwa kukuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 20 April, 2023 kooti lwenaawulira okusaba kwe okw'okuyimbulwa ku kakalu ka kooti. Minister Amos...
Abatuuze b'e Kabigi mu town council ye Butenga e Bukomansimbi baguddemu entiisa lwa mutuuze munnabwe eyali abakulembeddemu okusalawo ku by'obukulembeze bw'essomero ly'obusiraamu erya Kabigi Taquwah Islamic school bwasangiddwa munjuye nga...
Ekitongole ekivunaanyizibwa kukulambika ebisomesebwa abayizi ki National Curriculum Development Center (NCDA) kinaatera okumaliriza enteekateeka y'okukendeeza amasomo agasomesebwa abayizi ku mutendera gwa A-level. Amyuka akulira eby'okunoonyereza mu kitongole kino Dr.Richard...
Abantu ba Ssaabasajja abadduse emisinde gy'amazaalibwa ge mu gombolola ya Ssaabawaali Butayunja mu ssaza Busujju, bakyekokkola enguudo embi eziri mu kitundu ezaabadde zibalemesezza okumalako emisinde. Essaza Busujju lisangibwa mu district...