Abagoba b'ebidduka ababadde basaliikiriza mu gombolola ye Lwabenge abava e Masaka okugenda e Kampala, bakiguddeko bwebasanze nga n'oluguudo lwa Katonga road olugatta district ye Gomba ku Kalungu, nga nalwo luguddemu....
Abatandiisi b’amassomero g’obwannanyini aga Secondary mu Greater Mukono bagamba nti enteekateeka empya ey’ebisomesebwa abayizi ebakaluubiridde, eby'okujiteekesa mu nkola byabuseere. Bagamba nti bingi ebyetaagisa byabuseere tebasobola kubyetusaako, kwekuwanjagira government okubakwasizaako, okulaba...
Kyengera town council kyadaaki ekoze oluguudo oluva e Kyengera- Mugongo okutuuka e Kinaawa. Oluguudo luno oluwezaako kilometre 8 lutandikira ku ssundiro ly'amafuta erya Total e Kyengera okutuuka e Kiwaana. Oluguudo...
Abaali abakozi ba kampuni ya Nytil abasoba mu 100 bennyamivu olwa government okulwawo okubasasula ensimbi zabwe zebabanja, oluvannyuma lwa government okutunda kampuni eno. Nytil yatandikibwawo government mu 1954, wabula mu...
Abatuuze be Zziba Kasanje Buwaya mu district ye Wakiso bagudde ku mulambo gwa mutuuze munnabwe nga yattiddwa, omulambo gwe negubikkibwako ebitooke. Attiddwa ye muvubuka Geoffrey Ssaamanya omulambo gwe gusaangiddwamu effumu,...
Tusuubira Isma Lubega abadde amanyiddwa nga Isma Olaxes oba Jajja Ichuli aziikiddwa enkuyanja y'abantu ku kyalo Katwe Nkokonjeru mu district ye Buikwe. Abadde president wa Uganda bloggers Association era abadde...
Munnauganda abadde Tusuubira Ibrahim abadde amanyiddwa ennyo nga Isma Olaxes oba Jajja Ichuli nga bw'abadde yeyita ku mikutu gyokumutimbagano akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Isma Olaxes era ng'abadde yeyita president wa Uganda...