Police etandise okunoonyereza ku musirikale waayo Kitiyo Alex No.1037 agambibwa okuba nti yekubye amasasi agamuttiddewo. Omusirikale Kitiyo myaka 47 abadde akolera ku police ye Makokoto mu gombolola ye Makokoto mu...
Abatuuze ku byalo eby’enjawulo mu ggombolola ye Lugusuulu basattira oluvanyuma ly’Embogo ensajja okubalumba. Abatuuze ku kyalo Kyemamba n'ebirala ebiriranyeewo bagamba nti Embogo eno bagiraba kiro oluusi n’emisana era mubifo ebimu...
Ekitongole ki Slow Food International ekivunaanyizibwa ku kusomesa abalimi okulima emmere ennansi kigamba nti ebimera n'ebitonde ebimu byongedde okusaanawo wano mu Uganda olw’eddagala ely’obulabe erikozesebwa naddala mu kulima n’okulunda ensangi...
Ekibinja ky'abalamazi 24 abasookedde ddala okutuuka ku kiggwa ky'abajulizi abakatuliki e Namugongo kituuse, mu kulamaga kw'abajulizi omwaka guno 2023. Abalamazi bano bavudde mu district ye Bushenyi mu Diocese ye Mbarara. ...
Emirimu gyongedde okusanyalala okumala ekiseera ku mwalo gwe Obongi mu district ye Moyo , abavubi 3 ababadde bali ku muyiggo gw’omuserikale wa police Justin Rubangakene eyafiiridde mu mazzi, omuyaga bwegubakubye...
Abalamazi okuva mu Mbarara Archdiocese mu kigo kye Kakoma Parish Isingiro abasoose batuuse mu kibuga Lukaya, boolera kiggwa ky'abajulizi e Namugongo. Batuukidde mu kigo kya St.Jude Lukaya wakati mukukooloobya ennyimba...
Ng'amasomero agamu gatandise olwa leero olusoma lwa term eyokubiri, mu district ye Butambala, Gomba,Ssembabule ne Bukomansimbi abazadde beraliikirivu olw'emmotoka ennyingi eziyita mu bitundu ebyo abaana babwe zebabadde tebamanyidde nti ziyinza...