Abajulizi 10 bebagenda okulumiriza minister omubeezi ow’ensonga ze Kalamojja , era ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu ku misango gy'okwezibika amabaati g’abawejjere be Karamojja. David Bisamunyu munnamateeka...
Abaana b'essomero lya Mubende Parents Secondary 65 basimatuse okufiira mu kabenje ka e Bus namba UAM 897C mwebababdde batambulira, eyabise omupiira neegwa e Bulenga okumpi ne Kampala. Abayizi b'essomero bano...
Ministry yebyensimbi erangiridde nti mu mwaka gw'ebyensimbi ogujja 2023/2024, government tegenda kugulira bakulembeze ku mitendera egyenjawulo emmotoka empya , ensimbi tewali. Minister Kasaija agambye nti emmotoka ezigenda okugulibwa zokka zezikwata...
President Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa abikkudde ekyama nti ettunduttundu ku mabanja agabanjibwa eggwanga ,geewolebwa mu bukyamu awataali kuooka kwetegereza oba nga gaali geetagisa eri eggwanga. Okusinziira ku biwandiiiko ebivabyuma, Uganda...
Abazigu ababadde n'ebijambiya bazeemu okulumba ekyalo Kazinga Kyebando mu Nansana Municipality mu district ye Wakiso nebamrnya amayumba n'okunyagulula abantu abawerako. Kigambibwa nti ekibinja ekirumbye kibadde kyábavubuka 20, nga batuuse nókulumba...
Munnabitone Paul Kato Lubwama aziikiddwa nnamungi w'omuntu ku kyalo Busese Nkozi mu ssaza Mawokota mu district ye Mpigi. Kato Lubwama aziikiddwa oluvannyuma lw'ennaku 7 bukyanga ava mu bulamu bwansi, nga...