Police enoonyereza kunfa ya officer waayo. Police mu bbendobendo erya Busoga North etandise okunoonyereza kunfa ya officer waayo Nuwagaba Lodemus, asangiddwa mu mu muzigogwe nga zembuyaga ezikunta. Omwogezi wa police...
Ekkanisa ya Uganda etaddewo olwa nga 01 August, olukiiko lw'abalabirizi okulonderako omulabirizi we Luweero omulala. Mu butongole ekanisa esazizzaamu okulondebwa kwa Canon Godfrey Kasana Ssemakula ku ky’Omulabirizi w’e Luweero, era...
Police e Njeru mu district ey’eBuikwe ekutte abantu 3 okuli n’owamagye, basangiddwa n’emmundu nga batambula nayo nga bagyikukulidde mu buveera. Basangiddwa n'engoye z’abamagye zebabadde bakukulidde mu nsawo wamu n’amasasi agawerera...
Enteekateeka ya government ey’okuleeta kuno number plates empya eza Digital ebadde essuubirwa okutandika nga 01 July,2023, egenda kwongezebwaayo okutuuka mu mwezi gwa October 2023. Kigambibwa nti kampuni ya Joint Stock...
Baminister okuli ow'e Kalamoja Mary Gorret Kitutu ne mwannyina Michael Naboya n'omuyambi we Joshua Abaho, saako minister omubeezi ow'ensimbi Amis Lugoloobi basindikiddwa mu kooti enkulu ewozesa abakenuzi, batandike okuwennembe n'emisango...
Emirambo gy'abayizi 7 abaayokebwa omuliro ku ssomero lya Mpondwe Lhubiriha SS mu district ye Kaseese n'okutuusa kati babuliddwako abenganda zabwe, government esazeewo ebaziike. Ku ntandikwa y'omwezi gwa June 2023, abagambibwa...
Abatuuze mu kibuga Kaliisizo mu district ye Kyotera bavudde mu mbeera nebatwaliira amateeka mu ngalo, bakkakkanye ku muvubuka ateeberezebwa okubeera mu kabondo k'ababbi ba pikipiki, bamusibye ku muti nebamukumako omuliro...
Abaddu ba Allah abasiraamu basadde Eid Adhuha, era obubaka bwabwe obusinga butaambulidde kukuwanjagira Allah ataase bannauganda obwavu n'ekitta bantu ekiyitiridde. Banokoddeyo abayizi b'essomero lya Mpondwe Lhubiriha SS mu district y'e...
Kooti enkulu etaawulula enkayaana mu maka esazeewo nti eyali omulamuzi wa kooti ensukkulumu Stella Arach Amoko aziikibwe ku butaka gy'azaalwa mu district ye Nebbi. Omulamuzi yafa wiiki emu n'ekitundu eyiseewo,...