Abantu 34 bakwatiddwa mu district ye Ntoroko ku Kyalo Kisege, bateeberezebwa okubeera n’akakwate ku bayeekera ba ADF. Abakwate bano tebasangiddwa na biboogerako byonna, era nga okukwatibwa kyaddiridde abantu babuligyo okubalonkoma...
Ekitabo kino “The man of many Firsts” kiwandiikiddwa nga kikwata ku bulamu bwa munamateeka Owek. John.W Katende owa Katende, Ssempebwa and Company Advocates. Ekitabo kino akitongolezza ku Aristoc Booklex mu...
Police mu bbendobendo lya Busoga ey'obuvanjuba etandise okunoonyereza ku ttemu eribadde e Bugade mu district ye Mayuge nga bukya. Omukuumi w'ekitongole ky'obwanannyini ekya priority one security group amangidddwa nga Enyanya...
Ssaabalabiriizi w'e Kanisa ya Uganda Dr. Samuel Steven Kazimba Mugalu mu butongole yeddiza obukulembeze bw`obulabirizi bw'e Luweero. Ssaabalabirizi mu lukungaana lwa bannamawulire lwatuuzizza ku lutikko ya Emmanuel esangibwa e Mvara...
Police e Lugazi mu district ye Buikwe ekutte omuvubuka agambibwa nti abadde atemula abantu mu makubo n'abanyagako ebintu byabwe, saako okumenya amayumba n'amaduuka. Omukwatte ye Kyaliza Junior kyoka nga amanyiddwannyo...
Abanyazi bamenye klezia ya St Christine Nkumba Central mu Kigo kye Mpala mu Vicariet eye Ntebbe,babbye emizindaalo egikozesebwa mu kusaba missa. Okusinziira ku Gabriel Luyima Birwa ssabakristu w'ekisomesa kino,...
Abatemu balumbye amaka gabaddemu abantu 6 nebabaatemaatema, 4 babasse, 2 bali mu mbeera mbi. Bino biri ku kyalo Bukomba mu district ye Luweero. Ettemu lino kigambibwa nti lyandiba nga lyariwo...