Wabaluseewo obutakkaanya obwamaanyi wakati w'akukira ekika Kya Paten mu district ye Pakwach , entabwe eva ku bigambibwa nti abakulu ku district eyo beekobaana nebagoba abantu abasukka mu 700 ku ttaka,okusobozesa...
Kkooti ento e Kabale esindise mu kkomera omusawo ku ddwaliro lya Mpalo HC IV avunaaniddwa omusango gw'okusobya ku mukazi ow’olubuto Darius Orikiriza ali ku ddaala lya Nurse kigambibwa nti yakakkanye...
Omuliro ogutanamanyika kweguvudde gusaanyizaawo ebintu by'abasuubuzi mu kitundu kye Lusaze mu gombolola y'e Lubaga obudde nga busaasaana. Business eziyidde ziri kumpi ne Lavanda hotel, kuliko amaduuka, restaurant n'ebbajjiro. Police etuuse...
Abatuuze ku kyalo Magguzi mu ggombolola ye Buwunga mu Disitulikiti ye Masaka batambulira mukutya olw’omusajja atamanyikiddwa n’akigendererwa kye alabibwako mu kibira ekibaliranye ng’akaalakala n’ekijambiya. Abamu kubayizi bamasomero abayita mukkubo eriri...
Police e Mpigi ekutte abacongo 23 abagambibwa okuba nti baayingira mu Uganda nga tebalina bisaanyizo. Abakwate bali 23 bagiddwa mu tawuni ye Buwama ne Mpigi. Akuliddemu ekikwekweto kino OC Supretendant...
Abasirikale ba kampuni y'obwannanyini abakuuma ebifo ebyenyawulo mu Kaliisizo town council mu district ye Kyotera abawera 18 bediimye bagamba nti babanja omusaala gwa myezi 4. Obudde bw'okunnyuka n'okuzaayo emmundu...