President Yoweri Kaguta Museven ne mukyalawe Janet Kataha Museven bajaguzza emyaka 50 bukyanga bafuumbiriganwa mu bufumbo obutukuvu. <img class="alignnone size-medium wp-image-27636" src="https://cbsfm.ug/wp-content/uploads/2023/08/IMG-20230826-WA0048-300x200.jpg" alt="" width="300" height="200" /> Ssaabalabiri Steven Kazimba Mugalu y'akulembeddemu emikolo egy'okubasabira n'okuzza obuggya endagaano zabwe.