Omuliro ogutanamanyika kweguvudde gusaanyizaawo ebintu by’abasuubuzi mu kitundu kye Lusaze mu gombolola y’e Lubaga obudde nga busaasaana.
Business eziyidde ziri kumpi ne Lavanda hotel, kuliko amaduuka, restaurant n’ebbajjiro.
Police etuuse neyambako okuguzikiza, wabula bingi bibadde bisanyeewo.#