Abaali abakozi mu kampuni ya NYTIL nebafumuulwa ku mirimu mu mwaka gwa 1995 nga tebaliyiriddwa basambira mabega nga jjaanzi, bawangudde omusango gwebaawaaba mu kooti e Jinja. Omulamuzi wa kooti enkulu...
Abantu 8 bakakasiddwa nti bebafiiridde mu kabenje ka Bus akaguddewo ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Isingiro. Okusinzira ku police akabenje kano kabaddemu emottoka nnamba UBL 945U ey'ekiika kya...
Omumyuka ow’okubiri Owa Katikiro era Omuwanika wa Buganda ow’ekitiibwa Rotarian Robert waggwa Nsibirwa agambye nti waliwo obwetavu amawanga ga Africa okukolaganira awamu mukutumbula eby’enfuna n’okutuusa obuwereza naddala obujjanjabi eri...
District engineer wa District ye Wakiso Mwesigwa Sam alabudde banna Wakiso nabantu abakozesa amakubo naddala agayita mu bitundu omusala omugga Mayanja okuba abegendereza mu biseera bino ebyenkuba etonnya. Mwesigwa ategezezza...
Ebitongole by'okwerinda okuli Police ne CMI mu district ye Kiruhura, bakutte Manager wa Bank emu mu kitundu, ku bigambibwa nti yabadde mu lukwe lw'okutemula omusuubuzi w'amata. Bank Manager akwatiddwa oluvannyuma...
Ministry ye nsonga za bakozi mu Uganda etegezezza nti okuwandiika abakozi abajja mu bitongole bya government yonna ne government ezébitundu mu ggwanga wakugira nga kulindako okutuusa nga ssababalirizi w'ebitabo bya...
Omuserikale mu kitongole kya police ekirwanyisa obutujju Counter terrorism Egwang David owemyaka 40, yasse mupolice munne era abadde mukyala we Atino Jennifer ng'abadde akolera mu kitongole ekikuuma abakungu. Kizuuse nti...