Amasiro g'e Kasubi galangiriddwa nti gagiddwa ku lukalala lw'ebifo by'obuwangwa ebiri mu katyabaga, negazzibwa ku lukalala lw'ebifo eby'obuwangwa ebyenyumirizibwamu era ebisobola okulambulwa abalambuzi abava mu Uganda ne mu mawanga amalala....
Akulira ekitongole kya America eky'ebyenkulaakulana ki United States Agency for Development (USAID) mu Uganda Richard Nelson asabye government okussa ensimbi eziwera mu by'obulimi mu kitundu ky'e Karamoja ng'erimu ku kkubo...
Ebitongole ebikessi mu mawana ga Africa bikkaanyizza okugabana nókukozesa obukugu obwawamu okulwanyisa abatujju nábayekera ba Allied Democratic Forces (ADF) abasinziira mu Democratic Republic of Congo, okukola obulumbaganyi mu mawanga ga...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abakubi b'ebidongo/ DJ n'abalabirira ebifo ebisanyukirwamu bonna omugatte 9, ku bigambibwa nti basangiddwa nga bawoganya ebidongo okusuka essaawa ezikkirizibwa. Gyebuvuddeko police yayisa ebiragiro eri abaddigize...
Police ye Nansana mu Wakiso eri ku muyiggo gwa maama agambibwa okuwamba n'okubuzaawo omwana we gweyezaalira, n'akanda bba omudidi gw'ensimbi asasule amabanja agamuli obukiika. Kigambibwa nti nnyina w'omwana nga ye...
Government ya Uganda kyadaaki ekkiriza obutaddamu kusasuza bayizi bava mu ggwanga lya South Sudan nsimbi, ng'abayizi abalala abava mu mawanga amalala agatalu mu mukago gwa East African Community. Abayizi bannansi...
Kooti ewozesa bannamagye eyékibinja ekyokutaano mu district ye Agago ekalize musajja waayo Private Mukanja Micheal n’ekibonerezo kyakusibwa mayisa,emulanga kutta muntu mu bugenderevu. Okusinziira ku Ssentebe wa kooti eno Col...
Eggwanga lyolekedde okufiirwa ensimbi z'omuwi w'omusolo obuwumbi obusoba mu 50, government zeyawola ebibiina by'abakyala n'abavubuka okwekukakulanya wabula nga bakyalemereddwa okuzizaayo mu ggwanika ly'eggwanga. Ensimbi zino zaayisibwa mu nteekateeka ya Uganda...