Abayizi 2 ab'essomero lya Maryland High School Kaberamaido bafiiridde mu kabenje ddekabusa, bus mwebabadde batambulira etomedde emmotoka endala ebadde ekwamidde ku kkubo ng'etisse emiti. Abayizi abalala 31 baddusiddwa mu malwaliro...
Abatuuze mu Division ye Ndejje ne Masajja mu gombolola ya Makindye Sabagabo Municipality mu Wakiso, bekubidde enduulu eri bekikwatako mu kitongole ekivunanyizibwa ku Mazzi ekya National Water and Sewerage Cooperation, okubataasa ku babbi...
Government etaddewo olwa nga 10 May,2024 okuddamu okubala abantu bonna abali mu ggwanga. Abantu bonna abanaaba basuze mu Uganda ku lunaku olwo bebagenda okubalibwa, era olunaku olwo luliba lwakuwummula mu...
Government ya Uganda erangiridde nti abakadde abasoba mu 6000 okuva bibiina 566, bebakafuna ssente okuva mu nteekateeka eyatuumwa Special Enterprise Grant for older Persons, government mweyita okuwa ebibiina by'abakadde ensimbi...
Police okuva e e Kawempe ne Matugga etandise okunoonyereza ku ttemu erikoleddwa ku bakuumi ababadde bakuuma ku Skyland jet car wash and parking e Kavule ku luguudo lwe Ssemuto mu...
Omusawo w'eddwaliro ly'e Kanoni mu Gomba Ssemwogerere Vincent n'omugoba wa boda boda Ssemiyingo Shafic bafiiridde mu kabenje mu kkoona lyokukyalo Siitabaale Nsambwe Kanoni town council mu Gomba, ku luguudo oluva...
Oludda oluvuganya government mu parliament lutadde ministry y'ebyenjigiriza ku nninga ebuulire eggwanga mu lwatu ebiri mu ndagaano gyeyakoze neba musiga nsimbi okuva mu Turkey aba kampuni ya Summa Beyawadde ekisaawe...