Police n'amagye gatandise okunoonyereza ku musirikale waayo Corporal Madri Henry agambibwa okuba nga yatemuddwa ku mwalo gwe Kasenyi ku kyalo Bendegere Nkuba Katabi Town Council. Kigambibwa nti omusirikale ono abadde...
Ebbujje lya myaka 2 lifiiridde mu kabenje ka mmotoka ne bazadde baalyo baddusiddwa mu ddwaliro e Namutumba mu Busoga nga bali mu mbeera mbi. Omwogezi wa Police mu Busoga East...
Omukyala abadde yeggamye enkuba mu mmotoka ya taxi ebadde yasimbiddwa ku police mu Lubigi ku luguudo lwe Nansana afiiriddewo, ekipande ky'okukkubo bwekikubye emmotoka mw'abadde. Afiriddewo ye Najjemba Midred abadde akolera...
Dr.Aggrey Kiyingi omusawo omukugu mu ndwadde gy'emitima kigambibwa nti avudde mu bulamu bw'ensi, okusinziira ku bubaka obulabikidde ku kibanja kya mukyala we Maimuna Nakayiira ekiri ku mikutu emigatta bantu. ...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Buggu e Busaabala pikipiki bwekubye omwala ow’emyaka esatu nemuttirawo. Kitegerekese nti pikipiki esse omwana yakitaawe nga yabadde yasimbidwa mu galagi yawaka omwana yayingidde mu galagi...
Omuliro gukutte galagi y'emmotoka mu kitundu kye Masaka emmotoka 7, pikipiki 3 n'ebintu ebirala bisaanyeewo. Galagi eno eyitibwa City Garage esangibwa mu district ye Lwengo. Amyuka aduumira Police mu Greater...
Government ya Uganda ng'eyitta mu ggye lya UPDF ekomezaawo ekibinja ky'abaaliko abayeekera ba Lords Resistance Army abalala 61, okuva mu Central African Republic. Baaniriziddwa Sabaminister wa Uganda Robina Nabbanja Misafiri,Minister...