Government etandise okusasula abantu abagenda okusengulwa ku ttaka eririraanye olusozi Masaaba mu District ye Buduuda, okwerinda okubumbulukuka kw'ettaka okuva ku nkuba ey'amaanyi esuubirwa okutonnya okumala emyezi 3. Buli maka gaweebwa...
Akeetalo keyongedde mu Businga bwa Rwenzuururu nga balindirira Omusinga Charles Wesley Mumbere okudda mu Bukama bwe oluvannyuma lw'emyaka 7. Omusinga asuubirwa okudda ku butaka nga 04 October,2023. Nga 19 October...
Alipoota ya Kaliisoliiso wa government eya January okutuuka mu June w’omwaka guno 2023, ekwata ku bulyi bw'enguzi, eraze nti IGG yafuna emisango 3,504 nga mujjo ensimbi obuwumbi 38 n’obukadde 7 zezalina...
Okuwulira okusaba kw'okweyimirirwa okwa amyuka mayor wa Kampala Central Hannifer Mpungu okuyimbulwa ku kakalu awoze emisango gy'obufere ng'ava waka tekusobose, fayiro y'omusango gwe yatwaliddwa Police okuddamu okugyekkeneenya. Omuwaabi wa government...
Abadde omu Ku bayima ba CBS Radio Buganda Eng. Robert Hubert Kibuuka afudde! Afiiridde ku myaka 72 mu makaage agasangibwa e Kikaaya Kawempe municipality mu Kampala. Katikkiro wa Buganda Charles...
Omubaka wa Kawempe North mu Parliament ya Uganda Mohamed Sseggirinya akomyewo okwaboobwe okuva mu ddwaliro lya Universal Medical hospital mu Budaaki. Sseggirinya amaze ebbanga erisoba mu mwezi omulamba ng'ali mu...
BannaUganda 13 abaali baawambiddwa eggye lya South Sudan nebatwalibwa mu Sudan kyaddaaki bateereddwa, oluvannyuma lwa government ya Uganda nayo okukwata munnansi wa South Sudan abadde yabudamizibwa kuno. Bannauganda bani baali...