Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, akuutidde banna Uganda okukyusa endowooza yabwe ku busizi bw'ensimbi naddala nga beyambisa tekinologiya ow'omulembe okusinga okwesiba mu bintu ebitakyakola. Katikkiro mungeri yeemu asabye abasuubuzi...
Embeera yakayisanyo mu district ye Kasese emirimu egyisinga obungi giyimiriziddwa, ng'abaayo baaniriza omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbeera amaze ebbanga lya Myaka 7 nga takkirizibwa kulinnya ku ttaka ly'Obusinga. Amagye.gaalumba...
Abantu abasoba mu 50 basimattuse okufiira mu kabenje akagudde e Mukokoma mu district ye Lyantonde, bus ya kampuni ya Global No.UBA 293 F bwebadde ewugula emmotoka endala n'egwa neyefuula. Kigambibwa...
Abaserikale ku police ye Lwakhakha ku nsalo ya Uganda ne Kenya babunye emiwabo, oluvannyuma lw’Omuliro okukwata container omubadde ebiwandiiko ebyenjawulo byonna nebisaanawo. Omuliro guno oguteeberezebwa okuba nga guvudde ku kukyankalana...
Nga Uganda yetegekera okukuza emyaka 61 egy'amefuga, nga 09 October,2023 emikolo gy'amefuga gyakubeera Ku ttendekero lya Kitgum Farm Institute mu district ye Kitgum. Amefuga gano gakutambulira l Ku mulamwa ogugamba...
Ababaka ba Parliament abava mu bitundu bye Acholi baziimudde ekiragiro kyómukulembeze we ggwanga ekyókwongezaayo okusengula abalaalo abaasenga mu bitundu byabwe ku bigambibwa nti beefuga ettaka ly'abantu bebaasangawo. Abalaalo aboogerwako okusinga...
Police n'amagye gatandise okunoonyereza ku musirikale waayo Corporal Madri Henry agambibwa okuba nga yatemuddwa ku mwalo gwe Kasenyi ku kyalo Bendegere Nkuba Katabi Town Council. Kigambibwa nti omusirikale ono abadde...
Ebbujje lya myaka 2 lifiiridde mu kabenje ka mmotoka ne bazadde baalyo baddusiddwa mu ddwaliro e Namutumba mu Busoga nga bali mu mbeera mbi. Omwogezi wa Police mu Busoga East...