President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni awadde ekisonyiwo abasibe 13 era abakkirizza bayimbulwe ,olw'embeera y'obulamu bwabwe eserebye Abasonyiyiddwa kuliko David Chandia Jamwa eyaliko ssenkulu w'ekittavvu ky'abakozi ekya NSSF ,era...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omusomesa agambibwa nti abadde agenda kujjula ebitanajja ku muyizi w'esomero gw'asomesa ow'emyaka 15 egy'obukulu. Omukwate ye Kato John Ssenfuma myaka 40 egy'obukulu omutuuze we Mukono,...
Abatuuze ku kyalo Sityoole mu gombolola ye Buhemba mu district ye Namayingo basuze mu kyangaala, abalala basuze ku muliraano olwa nnamutikkwa w'enkuba eyasudde amayumba gabwe. Enkuba eno efukumuse ng'empeendule esudde...
Omuwala atanamanyika bimukwatako asaangiddwa ng'afiiridde mu loogi, mu Lufula Zone Kawempe Zone mu Kampala. Ssentebe w'ekitundu Ssimbwa William agambye nti okusinziira ku mbeera esangiddwamu omulambo, omuwala yandiba nga yasoose kukozesebwa...
Amyuka omubaka wa government e Sembabule avudde mu mbeera nalagira police okutandiika okunoonyereza ku ddagala erigema ekirwadde kya Kalusu, eryaweerezebwa government ddoozi emitwalo 26,550 ku ngeri gyerwakozeseddwamu. Obulwadde bwa Kalusu...
Police mu Kampala n'emiriraano yakakwata abantu 4 abateeberezebwa okumenya era nebabba ebintu ku kigo kya Our Lady of Assumption-Mwereerwe Catholic Parish, ekisangibwa mu Gombe division Nansana Municipality mu Wakiso district....
Kooti enkulu e Mubende ewuniikiridde Taata ow'emyaka 29 bweyewaddeko obujulizi nga bw'abadde asobya ku mwana we ow'emyaka 6 gyokka egy'obukulu. Ssenkumba Daniel 29 omutuuze we Kyakatebe mu gombolola ye Nalutuntu...
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Myanzi ekisangibwa mu gombolola ye Myanzi mu district ye Kassanda, omutuuze bweyesibidde mu nnyumba n'agiteekera omuliro. Abatuuze bagamba nti entabwe evudde ku butakkaanya obubaddewo ne...