• Latest
  • Trending
  • All
Ssaabasajja Kabaka atongozza Ttabamirika wa Buganda Bumu Arab and Asian Convention 2025 – awabudde abantu be abali ebweru okubaako byebayigayo babyeyambise okukulaakulana

Ssaabasajja Kabaka atongozza Ttabamirika wa Buganda Bumu Arab and Asian Convention 2025 – awabudde abantu be abali ebweru okubaako byebayigayo babyeyambise okukulaakulana

September 14, 2025
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

May 28, 2026
NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

NUP eronze ababaka abagenda okukulira oludda oluvuganya government mu parliament eye 12 – Joel Ssennyonyi azzeemu okulondebwa ku kya Leader of Opposition

May 28, 2026
Jangu oyige engeri abavubuka n’abakyala gyebasobola okuganyulwa mu kulima emmwaanyi ku mitendera egyenjawulo – emisomo giri mu mwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 okutuuka nga 14 mu Lubiri e Mengo

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

Uganda eggadde ensalo zaayo ne DRC – okutangira Ebola

May 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ssaabasajja Kabaka atongozza Ttabamirika wa Buganda Bumu Arab and Asian Convention 2025 – awabudde abantu be abali ebweru okubaako byebayigayo babyeyambise okukulaakulana

by Namubiru Juliet
September 14, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Ssaabasajja Kabaka atongozza Ttabamirika wa Buganda Bumu Arab and Asian Convention 2025 – awabudde abantu be abali ebweru okubaako byebayigayo babyeyambise okukulaakulana
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ii alagidde abantube mu Buwarabu Okwongera okunyweeza Obumu, Okumanya ebibasomooza n’Okubikolerako mu mukwano ogutaliimu Bukuusa.
Mu bubaka Ssaabasajja Kabaka bwaatisse Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu kuggulawo olukuηaana lwa Buganda Bumu Arab and Asian Convention 2025 mu Dubai, Empologoma egambye nti Abantu ba Buganda tebalina Kintu kyonna kisaanye kubaawula.
Ssaabasajja mungeri yeemu ajjukizza Abantube nti Ensi Buganda nungi ebitagambika, era naawa abantu amagezi babeeko byebakoppa ku Mawanga gyebali babizze mu Buganda ne Uganda yonna, era akubirizza abantu ba Buganda mu Mawanga gonna obutakkiriza kwawulwayawulwaamu bannakigwaanyizi.
Minister wa  government ez’ebitundu era nga yavunaanyizibwa ku Bantu ba Kabaka abawangaalira ebweru wa Buganda Owek Joseph Kawuki, yebazizza abakulembeze ku mitendera egyenjawulo mu Kyondo kya Buwarabu abaliko kyebakoze era naasaba abantu ba Kabaka obutakkiririza mu bannakigwanyizi.
Omubaka wa Ssaabasajja atwala ekyobdo kya Buwarabu Owek Abasi Nsubuga, yebazizza Ssaabasajja Kabaka olw’Okusiima naamuwa Obuvunaanyizibwa ,era yeeyamye okuweereza nga tamutiiriridde.
Omukolo guno gubadde ku Sheraton hotel Creek mu Dubai,era gwetabiddwaako abebitiibwa abenjawulo, Abataka, Abaami ba Kabaka ku mitendera egyenjawulo n’Abakungu abalala bangi.#
Bisakiddwa: Kato Denis
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa
  • Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026
  • Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026
  • Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute
  • UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist