Obwakabaka bwa Buganda nga buli wamu ne bannamukago abakulembeddwamu Rotary International bwanjudde enteekateeka y'Okusonda ensimbi akawumbi ka shilling kamu n'Obukadde lukaaga(1.6billion) ,Okussaawo eddwaliro ly'Eryato eriseyeeyeza ku mazzi, okutuusa obujjanjabi obusookerwako...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye ebibiina by'Obufuzi ebikyali ebito okutwala Obudde biteeketeeke era birage ebiruubirirwa kwebinaatambuliza eggwanga, mu kifo ky'okumala ebiseera mu bitagasa. Abadde asisinkanye bannakibiina ky'ebyabufuzi ki...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde bannabyabufuzi amagezi okukomya okusuubiza bannansi ensi neggulu ate nebatasobola kutuukiriza,naabasaba essira balizze ku birowoozo ebitwaala eggwanga mu maaso. Abadde asisinkanye abakulembeze ba NRM...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naawa abaweerezaabe mu bitongole byonna Sseddume z'ente 4, mu nteekateeka yÉbitongole byÓbwakabaka eyÓkumanyagana, nÓkutojjeza Obumu nga bayita mu by'emizannyo. Empaka zibumbujjidde mu...
Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye Abataka Abakulu b'Obusolya ne ba Katikkiro babwe mu nsisinkano yabwe eya buli mwaka, akkaatirizza ensonga 6 Ssaabasajja Kabaka zeyabalambika mu nkola y'emirimu. Ensisinkano etudde mu...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye bannamikago b'Obwakabaka mu biti ebyenjawulo, abaliko kyebaakoze mu kusitula embeera z'Abantube okwetoloola Obwakabaka. Empologoma obubaka ebutisse Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, mu...