Ssabasajja Kabaka Empologama ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri obuganda, ku mupiira ogw'akamalirizo oguggalawo empaka z’Amasaza ga Buganda mu Kisaawe e Nakivubo. Empaka z'omwaka guno ziggalwawo...
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde eyali Ssaabaminister wa Kenya Raila Amoro Odinga, eyafiiridde mu Buyindi gyabadde ajjanjabirwa okumala akaseera. Odinga afiiridde ku myaka 80 egy'obukulu. Katikkiro wa Buganda Charles Peter...