• Latest
  • Trending
  • All
Katikkiro Mayiga awadde government amagezi okukola ebintu ebirabwako mu bitundu ewayiikulwa amafuta bannansi babiganyulwemu

Katikkiro Mayiga awadde government amagezi okukola ebintu ebirabwako mu bitundu ewayiikulwa amafuta bannansi babiganyulwemu

December 17, 2025

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Katikkiro Mayiga awadde government amagezi okukola ebintu ebirabwako mu bitundu ewayiikulwa amafuta bannansi babiganyulwemu

by Namubiru Juliet
December 17, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Katikkiro Mayiga awadde government amagezi okukola ebintu ebirabwako mu bitundu ewayiikulwa amafuta bannansi babiganyulwemu
0
SHARES
84
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga awabudde government okukwasizaako abantu mu bitundu ewayiikulwa amafuta okuganyulwa mu by’obugagga ebivaayo, kiyambeko n’ebitundu byabwe okukulaakulana.
Katikkiro Charles Peter Mayiga abadde asisinkanyemu ekibinja ky’abakungu okuva mu ministry y’ebyamasanyalaze n’obugagga obwomuttaka, ekikulembeddwamu minister Ruth Nankabirwa Ssentamu, abakiise embuga okunyonyola eggwanga werituuse mu kuyiikuula amafuta naddala e Bunyoro.
Katikkiro agambye nti kyankizo abantu abawangaalira mu bitundu ebyo ebisimwamu ebyobugagga ebyomuttaka, babe basaale mu kuganyulwa mu by’obugagga ebyo ebitundu byabwe okukulakulana n’okussaawo obwenkanya.
Katikkiro abasisinkaniddemu Bulange e Mengo, naawabula government okwengedereza ennyo obutatyoboola butonde bwansi mu nteekateeka y’okuyiikula amafuta g’eggwanga, era naakakasa nti ng’Obwakabaka, bakuwagira enteekateeka zokuyiikula amafuta gagase eggwanga.

 

Katikkiro agambye nti emiganyulo mingi egifumbekedde mu nteekateeka y’okuyiikuula amafuta, era ng’abo bokka abanaaba beetegese obulungi bebajja okugifunamu.

 

Minister Ruth Nankabirwa yeebazizza Katikkiro olw’okukkiriza okubakyaza n’okwanjula enteekateeka zabwe, n’asaba abantu ba Kabaka okuziwagira.

Mu nsisinkano eno eyindidde mu Bulange e Mmengo, yeetabiddwamu ba minisita ba Kabaka, Abataka abakulu b’ebika, ba Ssenkulu b’ebitongole n’abavubuka.

 

Abakulira ebitongole by’amafuta ne Gas okuli ekiruηamya emirimu gy’amafuta ekya Uganda Petroleum Authority ne Uganda National Oil Company bategeezezza nti omulimu gw’okuyiikuula amafuta, okuteekateeka emidumu n’ebifo weganaasengejjerwa gunaatera okuggwa, olwo banna Uganda batandike okugalabako mu masekkati g’omwaka ogujja 2026.

Abakulu bakakasizza n’okugumya banna Uganda nti enteekateeka zino zonna zeekenneenyezebwa bulungi nga tewali kukosa butonde bwansi mu mbeera zonna.

Bateegezza nti enteekateeka zino zijjiddeko n’emiganyulo omuli okuzimba amasomero , ebisaawe by’omupiira nga waliwo ekigenda okuzimbibwa e Masaka, okusimba emiti era nga waliwo yiika 120 ez’ekibira ekisimbiddwa mu district y’e Kalungu.

Ssenkulu wa Uganda Petroleum Authority Alex Nnyombi agambye nti ng’ekitongole ekyekenneenya entambuza y’emirimu mu by’amafuta baliko ensonga 5 zebaateekako essira, okusobozesa omulimu gw’okuyiikuula amafuta okutambula obukwakku.

 

Mulimu; Okukuuma obutonde bwensi, Okukakasa nga bannansi beenyigira butereevu mu mirimu egy’ekikugu n’egyabulijjo, Okukakasa ng’ebikozesebwa ebisobola okufunika mu bitundu ewayita amafuta bisoosowazibwa, Okutunuulira ensaasaanya y’ensimbi wamu n’okukuuma ebiwandiiko mu bulambulukufu bwabyo.

Ssenkulu wa Uganda National Oil Company Proscovia Nabbanja, alaze emitendera amafuta agasimwa mwe gayita okuva mu nzizi okutuuka mu ssengejjero e Tanzania, ng’enzizi 17 ze zaakasimwa.

Ategeezezza nti omulimu gw’okuyiikuula amafuta mu nzizi okuli Tilenga ne Kingfisher kusuubirwa okutwala ebbanga lya myaka 25.

Enzizi zino zombi zisuubirwa okuyiikuulwamu amafuta obugalani (Barrows) obuwumbi mukaaga n’obukadde bitaano (6.5bln)

Buli kagalani kabaamu amafuta liita 160.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026
  • Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist