Ebbeyi y'amafuta erinnya buli lunaku n'omuwendo gw'abasaabaze omutono ogukkirizibwa okusaabazibwa mu bus, ba nnyini bus bagamba nti bibawalirizza okulinnyisa ebisale...
Ssabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank...
Gas cylinder ebwatuse bwefaanana Abantu abatannakakasibwa muwendo bafiiridde mu kubwatuka kwa gas cylinder mu kibuga Mbarara. Ekintu kino kibwatukidde mu...