Vipers FC eyanjudde Karim Ndugwa – eyagala bikopo by Namubiru Juliet January 10, 2023 0 Omuteebi Karim Ndugwa ayanjuddwa mu club ya Vipers FC, mu kawefube w'okuggumiza tiimu enavuganya obulungi mu mpaka za Africa eza... Read more
Abalimi ba vanilla batandise amakungula agasoose mu mwaka by Namubiru Juliet January 10, 2023 0 Abalimi ba Vanilla okwetoloola ebitundu bya Uganda ebyenjawulo batandise okukungula ekirime kya Vanilla, mu makungula agasookedde ddala omwaka guno. Abalimi... Read more
Embeera ezze mu nteeko ku Jinja road – amataba gabadde galusazeeko by Namubiru Juliet January 10, 2023 0 Embeera ezze mu nteeko oluvannyuma lw'essaawa eziwezeeko ng'entambula esannyaladde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Jinja, wakati wa Banda... Read more
Abagambibwa okukukusa abantu okuva e Burundi nebabayingiza mu Uganda basindikiddwa mu nkomyo by Namubiru Juliet January 10, 2023 0 Abasajja babiri nga bannaUganda basindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Mpigi, ku bigambibwa nti baakukusa abantu okuva mu Burundi nebabayingiza... Read more
Br.Fr.Annattooli Wasswa aziikidddwa by Namubiru Juliet January 9, 2023 0 Rev. Bro. Fr. Annattoli Waswa, aziikiddwa olwa leero. Ebikumi n'ebikumi by'abakristu betabye ku mikolo gy'okumuweekera, wakati mu kitambiro kya missa... Read more
Police eriko byeyongedde okuzuula ku bantu abaafiira mu kivvulu kya Freedom city by Namubiru Juliet January 9, 2023 0 Okuva Enjega lweyagwa ku Freedom City e Namasuba mu Kampala nga 31 December,2022 n'okuyingira omwaka 2023 wabadde wakyaliwo ebibuuzo bingi... Read more
Police erinnye eggere mu lukungaana lwókusonda ensimbi ezókuzzaawo eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya by Namubiru Juliet January 9, 2023 0 Police erinnye eggere mu lukungaana lwa bannabyabufuzi abavuganya government mu Kawempe ababadde bategese olukungaana olwókwesondamu ensimbi okuzaawo eddwaliro lyómubaka Sseggirinya... Read more
Government efulumizza ebintu ebigenda okussibwako essira mu mbalirira y’omwaka ogujja 2023/2024 by Namubiru Juliet January 9, 2023 0 Government erambise enteekateeka 4 zegenda okusaako essira mu mbalirira y'omwaka gw'ebyensimbi oguggya 2023/2023. Mulimu okutandika okuzimba oluguudo lwéggaali y'omukka olw'omulembe... Read more
Babiri bakwatiddwa ku misango gy’okutta empologoma by Namubiru Juliet April 3, 2023 0 Ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byomusiko ekya Uganda Wildlife Authority kikutte abantu babiri ku bigambibwa nti baliko kyebamanyi ku Mpologoma ezafudde... Read more
Kooti zizeemu okukola oluvannyuma lw’ennaku 15 by Namubiru Juliet January 9, 2023 0 Kkooti zonna okwetoloola eggwanga enkya ya leero ziddamu okukakkalabya emirimu, oluvannyuma lw'oluwummula olw'ennaku 15 okukommekerezebwa. Omwezi oguwedde kkooti zaagenda muluwummula... Read more