Government ng'eyita mu kitongole kya Microfinance support Center ejjuludde obuwayiro námateeka agafuga ebibiina by'e Myooga byonna mu ggwanga. Obuwaayiro obujjuliddwa...
Emisango gy'obubbi bw'emmotoka buli olukya gyeyongera, ng'ezimu zibbibwa mu maka g'abantu, mu bifo gyezisuzibwa (parking), ku mikolo n'ewalala. Police erina...
President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu azeemu okukikaatiriza nti ekibiina kya NUP tekisobola kuteesa na President wéggwanga Yoweri Kaguta Museveni,...
Omulamuzi wa kooti enkulu Isaac Muwaata agobye okusaba kwa Coporiyamu Kasolo, ateeberezebwa okukulemberamu okutemula Maria Nagirinya ne ddereeva we Ronald...
Abakulira amasomero ga secondary batandise okusunsula abayizi abagenda okusoma S.5, mu nteekateeka eno eyindira ku kibangirizi kya bannamakolero e Lugogo....