Police mu district ye Kalungu ekutte n'eggalira omuchina ategerekeseeko erya Chen agambibwa okugaana okusasula omuvubuka akubye zzaala ku kyuma kye,...
Emirimu gisanyaladde ku kitebe kye Ggombolola ye Kasangaati, oluvanyuma lw'abantu abatanategerekeeka okumenya office za Engineer we Ggombolola eno nebayiwamu empitambi....
Ssabapolice wa Uganda Martin Okoth Ocholla alagidde abaserikale 11 abeenyigira mu kukuba omubaka omukyala akiikirira Buvuma mu parliament Susan Nakaziba...