Police oluvannyuma lw’emyaka esatu ng' eyimirizza enkola ya “kawunyemu” kyaddaaki enkola eno ettukiziddwa buto, ng’emu ku binaayambako okukendeeza ku bubenje...
Kooti ewozesa abalyake n'abakenuzi eyimirizza emisango egivunaanibwa minister w'ensonga ze Kalamoja Mary Gorret Kitutu egy'okwezibika amabaati ga government agaali ag'okuwebwa...
President Yoweri Museveni akyusizza mu kiragiro kye ekyali kigaana ebitongole bya government okulangira ku mikutu gya mawulire egyo bwannanyini, ng'ayagala...
Omulimu gw’okuzimba amalwaliro g'Obwakabaka bwa Buganda mu masaza gwongedde okuwa essuubi, ery'e Ssingo lituuse ku mutendera gw'okusereka. E Ssingo eddwaliro...