President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa atabukidde government ezasooka olwobutawa kitiibwa ddembe ly'obuntu, omwali n'okutemula abakulembeze Abadde ku mikolo gyokujjukira eyaliko Ssaabalabirizi...
Police y'e Matugga mu district ye Wakiso etandise omuyiggo gwÓmusajja agambibwa nti yakkakkanye ku muvubuka gweyagwiikirizza ne Muwalawe naamukuba naamutta....
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abalina endowooza egamba nti Ensimbi yÉnsibuko yÓmukwano, naabawa gaabuwa babe babuvunaanyizibwa ate bafeeyo...
Ebitongole by'Obwakabaka ebyasinga mu ntambuza y'emirimu mu 2025 bikwasiddwa ebirabo byebaawangula. Omumyuka asooka owa Katikkiro era Minisita avunanyizibwa ku nzirukanya...