Omutaka w'akasolya k'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Omutaka Lwomwa attiddwa ng'anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja....
Obwakabaka bwa Buganda butongozza Eryaato ettongole erigenda okukozesebwa mu mpaka z'amaato ga Buganda eza 2024, n'amateeka aganaagobererwa mu muzannyo guno....
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abayimbi ne bannakatemba okufuba okuwa emirimu gyabwe ekitiibwa, ate bagikwate nga omulimu gwonna...